PROGRAMME YA MISSA YA BISHOP NGA 19.05.
2024
PROCESSION Ffenna tweyanze
Twakwaniriza ggwe Musumba
ENTRANCE Ayi mwoyo mutukirivu
KYRIE Gregorian improved
EKITIIBWA Oli wakitiibwa
tukutenda
MEDITATION Sindiika mwoyo
ALLELUIA Handle
PETITIONS Alleluia twakushaba
OFFERTORY Taata nzuuno
Reeba naija
Ddunda tusaasire
Oyakiire emitoijo
HOLY Yerere x2 Hossana.
LAMB German gganda
COMMUNION Katwambuka abayite
Hii ni Echarist
Niwowe Rutale
Buzima nalya
THANKSGIVING Omwoyo gwange
NZIMBA Mmanyi nti Yezu osobola
RECESSION Ka nkowoole mwoyo.
1
CONFIRMATION.
1. Mwoyo mutonzi yanguwa
2. Ggwe Yezu gwe yasuubiza
3. Wamma X2 atenderezebwe
4. Ija ai muhumuza mutima
5. Tukoowoole mwoyo mutukirivu.
2
PROCESSION : FFENNA TWEYANZE.
Ffenna tweyanze, ka tusanyuke twesiime, yazze Omusumba waffe
owa Kiyinda Mityana, alunde mu buyinza mu kitiibwa
ky'Omukama, Ayi Ddunda mukuume.
1. Ye Musumba omulungi ow'endiga
Azimanyi aziyita zijja
Eddobozi lye tuliwulirenga
By'ayigiriza tubikwatenga
2. Alunda abantu mu magezi
Obwesige bwe bunywezenga
Omutume wo ggwe muyambenga
Tube kimu ffe mu ggana lye
3. Ye kabona wa Kristu omukulu
Y'akulembera ffenna mu kiggwa
Y'awolereza ffe gyoli eyo
Nga tuli wamu ffe mu kitambiro.
4. Ffe b'akulembera mu ggana lye
Tumuwulire era tumwewenga
By'aygiriza tubikwatenga
Tubifunemu ffenna obulamu.
3
TUKWANIRIZA GGWE MUSUMBA 450
Ekidd: Tukwaniriza ggwe musumba, atalundira mpeera
gw’atuwadde, ggwe musumba.
Tulambikke otutwale w’omusumba Ssabasumba Yezu, tube kimu
ffena, tube kimu ffena
1. Ggwe musika anti ow’abatume,Ggwe mugabe Ddunda
gw’agabye tukwaniriza,tukukkiriza,ggwe mugabe
[Link],tukukkiriza,Ddunda [Link]
kabonero akalabika ,nti Kristu Omusumba ali naffe.
2. Ffe mubiri ogwa Kristu ggwe Mugabe ayunga boyise,
tukwaniriza, tukukkiriza, Ssebo mutwe gwaffe, Ggwe kabonero
akalabika nti Kristu Omusumba ali naffe tukwaniriza,
tukukkiriza, Ddunda [Link] kabonero akalabika
nti Kristu Omusumba ali naffe.
[Link] endiga ggwe n’amagezi .Ggwe Mugabe yamba
eziwabye,tukwaniriza,[Link]
akunywezenga,tukwaniriza,tukukiriza,Ddunda akuwe byonna,Ggwe
kabonero akalabika nti Kristu Omusumba ali naffe.
4
ENTRANCE: AYI MWOYO MUTUKIRIVU
Ekidd: Ayi mwoyo Mutukirivu, Omutonzi waffe jangu, Otuule
mu myoyo gyaffe.N’enneema zo zigijjuze.
1. Ayi Ggwe omuwolereza, ekitone kya Katonda, omuliro
n’[Link] ggwe nsulo y’enneema.
2. Otuwe n’okutegeera, Otusseemu n’okwagala, Otujjuze
n’amanyi go, Mu mubiri ne mu Mwoyo.
3. Otugobeko Sitaani, otuwe emirembe ku nsi, Otukulembere
ffena, Otuwonye ennaku zonna.
4. Tuddukidde gy’oli [Link] Patri ne [Link]
tukukkirizzenga, Leero ate n’enaku zonna.
5. Leero tusseemu ekitiibwa, Katonda Patri ne Mwana,
Tubatendereze wamu, Ne Mwoyo Mutukirivu.
5
KYRIE: GREGORIAN IMPROVED
EKITIIBWA: EKITIIBWA KIBE MU GGULU ERI
KATONDA;
1. Oli wa kitiibwa tukutenda, osaanye ettendo wonna n'emirembe ku
nsi Mukama waffe gikke ku abo bolyoye.
2. Katonda Taata yee ggwe omuyinza kitaffe tukutenda.
3. Mu Ggulu ewala eyo gyoli ow'amamye ggwe Kabaka tukusinza.
4. Mukama waffe wekka, Kristu Yezu omwana owa Patri
5. Katonda Taata ye ggwe Akaliga ggwe aka Katonda Taata.
6. Ggw’ajjawo ebibi by'ensi saasira, Tusaasire ffe abawanjaga.
7. Ggw’atudde ku ggwa ddyo ogwa kitaffe saasira, Tusaasire
Mukama waffe.
8. Olw’okuba ggwe wekka Mutukirivu, Mukama wekka ,
Osukulumye, Kristu Yezu Mukama owa maanyi.
9. Mwoyo mutukirivu oyo mwenna mu kitiibwa ekya Katonda Taata.
Amiina Amiina x2
6
MEDITATION: SINDIKA MWOYO,
Sindika mwoyox3 Sindika x2
Ayi mukama enfaanana y’ensi n’ogizza buto X2
1. Ayi mwoyo gwange gulumiza omukama
Ayi Mukama wange oli mukulu nnyo
Ayi Mukama bwe wakola nga bingi bulala! Ensi ejjudde
ebitonde byo.
2. Bwo’malawo omukka gwabyo nga bifa nga byeddira mu
nfuufu ya byo.
Bwosindika mwoyo wo nga bitondebwa enfaanana ye nsi ngo
gizza buto.
3. Ekitiibwa kyo Mukama kibeerawo emirembe
gyonna,Omukama asanyukira mu bye yakola.
Bye njogera nno bikusanyuse nze ndisanyukira mu Mukama.
7
ALLELUIA: HANDLE
PETITIONS: ALLELUIA TWAKUSHABA
OFFERTORY: TAATA NZUUNO
1. Taata nzuuno ndeeta okusiima kwange (leero nange), Nsiima taata ka ndeete
ebirabo byange (biibyo) byandibadde bingi sso ebizze taata byeyo (sso
taata),tebisaana w’olika nkusabe omale gatwala(biibyo)
2. Bye bivudde mu ntuyo byo mpa mulimu ennusu zenkoledde ka mbikuddize
osaanira nnyo kwekusiima kwange [kwange] gwe katonda wange omuganzi
ssibisaanira byonkoledde okukwebaza nnakuwa ki gwe bitwale byonna?
3. Mba nebingi sso oluusi nesitoola (naye taata) nenkwesamba nga gwe ompa
ebirungi byonna (sso nga) Nnandibadde wa nze nga onkuumye webale nnyo
(nga onkuumye) Ewuwo onjagadde kansituke nkutonere era (taata)
4. Ebisuuburwa bye nkuwadde n’ ebimu ssebo bye ssireese , Byebirabo byange
ebitajja gwe bisiime kyokka (nange) ekisonyiwo nkusaba ompe lwe ssikweba
lwe ssireese mubutatona nswala na nnyo obutadda gy’oli.
5. Ndeese evviini n’omugaati biibino ra (byonna taata) byava gyoli bye watonda
taata byebyo (biibyo) bizze noluyimba nange omuzinyi kwendi (olwekyo)
Biggyeyo ekitiibwa biggulire omutima gwange (anti)
6. Ogukwebaza eddembe lyompa nokufa ssebo kwempiseemu, kankuwe bino
bye nfunyeewo tobigaana kyokka (taata) Gwe wabibaza nobituusa nobiwa
enkuba byabala nnyo byennasimba bye bikutuuse gwe Katonda wange.
7. Nsiima taata mpa omwoyo ogutasinda (njige nange) byompadde ebyo nze
nsiime obutanyiiga (nange) njagala nkutuuke nga omu kubaakusenga (nzije
gyoli)Owuwu omulonde mbikkirire obulamu bwange (taata)
8. Ebibyo bino bye nkuwadde ntaddemu ssebo essaala Z’ensi, kanfube nkole
nkusaba ompe ku birungi byonna (naabo) Bamalayika ababireese mwana wo
ssebo nabituusa banzijukire okwanjulwanga ngabane ku byonna.
8
REEBA NEIJA
Reeba neija………Reeba neija ndyaha
Emitoijo………….sente Namatungo
Nabireeta…………Nabireeta mbiire
Ninkusiima………Ninkusiime
Kankutoijere……..Ahabiwampiire
Kankwebaze…......Webale munonga
Kankusiime…………Kankusiime Bambi Iwe Taata.
1. Okampa Abazeire Buzima
Wampereza Ekibangya mazima
Okampa namaani buzima ondiinda nobutosha
2. Okampa amatunga Buzima
Wampeereza obuhoro Mazima
Okampa obusingye buzima ondiinda nobutosha.
3. Okampa egi ddini Buzima
Wampeereza obwengyemazima
Okampa ebicoonco buzima endiinda Nobutosha
4. Okankiza endwara Buzima
Wampereza okuhweza mazima
Wantekaho okukunda buzima ondiinda nobutosha
5. Okanywana taata Buzima
Wankundisa egi ddiini Mazima
Okampa noruzaaro buzima ondiinda nobutosha
Okwatsa no butusha (Ninkusiima taata).
9
DDUNDA TUSAASIRE
Ekidd: Ddunda, tusaasire, ffe abajja gyoli nebitone!
Ddunda, bikkirize, ebiva mu ffe ggwe nno bolonze.
1. Tuzze gyoli kitaffe, ggwekatonda,
Ye ggwe atansingwa bukulu
Siima, twala ebitone byetuleeta,
Byonna, siima, ssebo, bikuwe ekitiibwa kyo.
2. Tuzze gy’oli alamula buli kantu
Byona bisaanye bitutende;
Teri mu ebyo ebitonde kikusinga,
Byonna ggwe obifuga, byonnna bikugondera.
3. Yiino eviini gye tuwa n’omugaati,
Byeebyo by’osiima mu Bantu bo,
Kristu ye bye yeeyamba n’atugamba,
Yonna nze mbatuma, mukolenga kye nkoze.
4. Tuzze gy’oli kitaffe, ggwe atubumba,
Ffenna abaavu nno lunkupe;
Tuzze twesiga, ssebo, okuyambwa,
Byonna siima, ssebo otuwe bye twetaaga.
10
MUKAMA OYAKIIRE
Mukama oyakiire egi mitoijo yabaana baawe, omugaati na viini
Mukama oyakiire ebyo bihoongwa byabaana baawe,
Twabireeta nomutima gwa rukundo.
1. Omugaati hamwe na viini,
Twabireeta kubitoija
Bireetere amagara gobutwiire,
Obyakiire Nyamuhanga.
2. Ebihongwa byaitu byona
Twabileeta kubitoija.
Bituretere amagala g’obutwire.
Obyakiire Nnyamuhanga
3. Ebitungwa byaitu byoona,
Twabileeta kubitoija
Bitukundise ebirungi byobutwiire.
Obyakiire Nnyamuhanga.
4. Egi mitoijo yerizooba,
Twabileeta kugotoija
Ogisiime nkekitambiro kya Abeeli.
Ogyakiire Nyamuhanga.
5. Twayetamba n’gyo mitoijo
Twabileeta kubitoijo
Otusaasire ebisobyo byaitu byona
Obyakiire Nnyamuhanga.
6. Ogwo mu muhongi w’ebitambo
Twabireta kubitoija
Otutungise ebiri ngi by’obutwire
Obyakiire Nnyamuhanga.
11
NZE ANI AKOOWOOLWA
1. Katwambuke abayite b’[Link] etuuse,
Musagambize bayise kati,,Mwenna abeetegese.
Ekidd: Nze ani akowoolwa
Nze ani akyaliddwa
Nze ani asembezebwa leero
Ku mbaga yomukama.
2. Ekitiibwa kye nfunye [Link] kirina ani?
Okukyaza omutonzi w’eggulu,Era ndi mu ggulu.
3. Alinzigya ku ggwe Mukama,Leero kiriba ki?
Oba kufa ndikufiirira,Ngende gy’obeera.
4. Alinjagala nga [Link] asangwa wa?
Gwe wawaayo n’obulamu bwo,Lw’akunjagala nnyo.
5. Ayi Maria Mmange omwagala leero ngambe ntya.
Nze okukyaza omwana wo ddala ggwe,Wazaala n’oyonsa.
6. Nze ky’ensaba ayi Mukama ,ggwe azza olwaleero.
Nga obw’okufa bugobye buti ntwala gy’obeera.
12
HII NI ECHARIST:
1. Hii ni Ekaristi aliyotuachia
Bwana Yesu Kristu, Kristu
Mkombozi wa dunia
Imbeni Imbenikwa furaha
Sifuni Sifuni ekaristi
Alimo Yesu Kristu,Kristu
Alimo ni mzima.
2. Yesu katuonea mema pia huruma
Alitupenda sana sana akatupa uzima
3. Jioni alhamisi alichukua mkate
Kaugeuza mwili mwili kuleni mkaokoke
4. Pia alichukua kokompe cha Divia.
Kaigeuza Damu damu kunyweni mkaokoke
13
NIWOWE RUTARE RWANGYE
Chrs 1: Niwowe rutare rwanjye (mana yanjye),
Niiwowe niringiye
Nzaguhanga amaso buringiye
Ngusabe imbaraga, amze tsinde icyago.
1. Ubihe by’amakuba, Nzaza ngusanga.
Mubihe byamage, Uzaza nkwirrukira.
Chrs 2: Uzansubiza ubuyanja n’imbaraga
Uzantera ubutwali maze mshire
Agahinda
Ngire amahoro.
Chrs 1: Niwowe rutare rwanjye (mana yanjye),
Niiwowe niringiye
Nzaguhanga amaso buringiye
Ngusabe imbaraga, amze tsinde icyago
2. Ni ni cwa n’inzara, nzaza unfungurire
Nimbura amahoro, nzaza untabare
3. Nimbura imbaraga, nzaza nkwisunga
Ningira uburwayi, nzaza unyikirize.
4. Ningira intimba,Nzaza unyihoreze
Nimbura byose, Nzaza untabare.
5. Nimbura rukundo,nzaza urungwirize
Ninguhugiraho, Nzaza umbabarire.
6. Ningiri byago,Nzaza umpumurize
Nimbura byose, nzaza unkungahaze.
14
BUZIMA NAALYA.
Buzima naalya. Ebyogwo Mujuni
Amagara gaija [Link] boona.
Yaija bwenvu yantambira. Enjala yoona neriho.
1. Nyamurungi niinye [Link] yaija n’okuhunga.
Ahariinye tiinyine [Link] [Link].
2. Munyasaasi iwe .[Link] obwoba
tinkitiina.
Naagira amaani [Link] mubehi takimbaasa.
3. Abakwanga iwe [Link] kufeerwa
by’omuhangi.
Abazireeba [Link]’obwo mwitsi rwita Bantu.
4. Ninkusiima iwe [Link] Mutunga
Bantu.
Nyowe bambe tiiyine [Link] nyena nyikirize.
15
THANKS GIVING: OMWOYO GWANGE,
Omwoyo gwange gugulumiza omukama
Omwoyo gwange gugulumiza omukama
Omutima gwange gujjaguliza mu katonda
Mulokozi wange.
1. Kubanga yalaba obwetowaze bwomuzaana we, okuva
Kati amazadde gonna ganampita nga wa mukisa.
2. Kuba nyini buyinza yankolera ebyamanyi
Erinnya lye ligulumizibwenga.
3. Ekisa kye kibunye kwabo abamutya
Okuva ku zzadde eri okutuuka ku ddala.
4. Omukono gwe yagukoza ebyamaanyi,
Naasasaanya abekuzanga mu birowoozo byabwe.
5. Abeekuluntaza yabajja ku ntebe
Nagulumiza abeetowaza.
6. Abayala yabafukumulira ebirungi
Abagagga nabajjawo bukumbu.
7. Yalyowa yisirayili omuweereza we
Nga ajjukira ekisa kye.
8. Nga bwe yalagaanya ba jjajjaffe
Ibrahimu ne bazzukulu be emirembe gyonna.
9. Ekitiibwa kibe ekya patri nekya mwana ne kya mwoyo
mutukirivu.
Nga bwe kyaliwo oluberebelye na kaakano na bulijjo, emirembe
nemirembe
Amiina.
16
MANYI NTI YEZU ASOBOLA
Manyi nti yezu asobola, nzikiriza yezu asobola
Mukwano bwemba ndi nawe kyenva nguma mannyi nti
osobola x2
1. Ebinema yezu obisobola, laba nabalabe bange obasobola
Yeggwe agulumiza abatene, ensozi nezifuuka kasubi mu
maaso go.
2. Awatali ayamba obeerawo, nga ndowooza bingi ebigaanye
Labayo nze wenkoma wotandikira ate nonkolera ebinene.
3. Abakwesiga abo obayamba tebaliswala kituufu
otugamba,Nkusaba onyweze mu bizibu kalibe essanyu
byonna nkulabenga.
4. Abatambula naawe bawanguzi ggwe kuba wawangula
amagombe,Nze nnesiga gwe Yezu wooli wendi era mmanyi
mpangula.
5. Mu lugendo luno ggwe ompanirira nze nzikiriza Yezu
onjagala,kyenva nkutenda kuba ne mu bulamu bwange nze
ndabye e kitiibwa kyo!!
RECESSION: KA NKOWOOLE MWOYO
Nkankowoole mwoyo, mwoyo w Omukama annyambe,
kankowoole mwoyo, mwoyo mutukirivu ambeere.
Naalangirira ayi Mukama ekitiibwa kyo, nnaalangirira
amawulire agasanyusa
A).Mwoyo w’Omukama nga annyamba
B).Kuba wansiiga omuzigo gwo
C).Abasibe basumululwe
D).Abalema basagambize
E).Mwoyo Mutukirivu nga annyamba.
17
CONFIRMATION:
MWOYO MUTONZI YANGUWA: MTO 287
1. Mwoyo omutonzi yanguwa,
Okyalire abakwegomba
Jjuza be ddu nenneema yo
Emmeeme zabatonde bo
2. Ggwe oyitiibwa musaasizi
Ggwe nsulo yobuwanguuzi
Kitone ekitatondebwa
Ggwe muliro, Ggwe kwagala
3. Ggwe otwogeza ebyamazima
Nga Patri bwe yasuubiza
Ggwe lunwe lwomukono gwe
Mugabi ngotugabidde
4. Tumulise neggezi lyo
Otwagaze ebiragiro
Tugumye era namaanyi go
Edwadde ngozituggyako.
5. Sitaani mutugobere
Eddembe lituweereze
Tutwale tukulembere
Buli kabi tukewale
6. Tumanye Patri Ssemaka,
Ne Mwana eyatulokola,
Tweyongere okukkiriza
Ne mwoyo, Nnyini kwagala
7. Katonda Patri atakoma
Ne Mwana Ggwe eyazuukira
Era ggwe mukubagiza
Mutendebwe lubeerera
18
JANGU MWOYO MUTUKIRIVU, JANGU (MT0 293)
Ekidd: Jjangu Mwoyo Mutukirivu Jangu,
Emirembe gibe ku ffe, jjangu!
1. Ggwe Yezu ggwe yasuubiza Jangu
Ffe abantu bo tukwagala Emirembe
2. Emyoyo gyaffe gyamule: Jangu
Obulamu obugiddize Emirembe
3. Ggwe tumulise,titulaba Jangu
Ebimyanso byo bitujjule Emirembe
4. Amagezi gaffe gawubwa Jangu
Ggwe tubangule otulungamye Emirembe
5. Omulabe waffe yeetala Jangu
Mutusaggire omumegguze Emirembe
6. Emirembe gyo tuleetere Jangu
Otuwonye buli kyetere Emirembe
7. Ne Kitaffe tumuwulire Jangu
Nga ne Mwana bwe tumwekola Emirembe
8. Ekitiibwa tukiwe Kitaffe Jangu
Ne Mwana eyazuukira Emirembe
9. Ggwe Kitaffe ggwe yasuubiza Jangu
Ekitiibwa kati kyeddize Emirembe
Emyoyo gyaffe giigino: Jangu
Ebitone byo yiwa muno Emirembe
19
WAMMA X2 ATENDEREZEBWE (MTO 297)
Ekidd: Wamma wamma atenderezebwa, Wamma wamma
atenderezebwenga [Link] Mwoyo we.
1. Katonda Kitaffe nze mmwebaza
Yanfuula mwana mu nnyumba ye
Yampa anaantukuza Omusuubize
Mwoyo wa Kristu Omwana we.
2. Yalangwa luli edda nti alijjula
Abantu abangi abamumanyi
Bonna ne balanga ebikusike
Ebintu ebikulu ebirijja.
3. Katonda Kitaffe yamutuwa
Mwoyo wa Kristu n’atujjula
Mwoyo ow’amagezi atwagala,
Mwoyo ow’ammaanyi y’antambuza
4. Mmusinza Kitaffe butakoma,
Nneewunya nnyo nze ekisa ekikye
Ampadde ekirabo ekikusike
Mwoyo ow’amaanyi Mutalemwa.
5. Mwoyo wa Kristu ankozesa
Ebisinga nze mbisobola
Affuula abanaku ku nsi kuno,
Biggwa mw’asiiba ng’alamula.
6. Mwoyo wa Kristu y’alingiya
Emyoyo egyaffe ne giddawo
Yanfuulu mutuufu,nze mmwebaza
Nnafuuka mwana mu nnyumba ye
7. Leero n’omutima omusanyufu,
Nnyimba n’amaanyi ettendo lye
Nsiiba mu kutenda nga nnebaza
20
Mwoyo wa Kristu antambuza.
8. Mwoyo wa Kristu y’alungiya
Yonna Eklezia agirambika
N’anyweza abafuga abantu be
Wamu n’agatta eggwanga lye.
9. Mwoyo wa Kristu bw’akujjula
Akwongeramu amagezi ge
N’alyoka alamula ggwe byokola
Ggwe n’olondanga ebikugasa.
10. Mwoyo wa Kristu ampanirira
Nsaba onnyambe,tube wamu,
Nsaba omulise ,nneme kuggwa
Mmanye n’amanyi ggwe g’olina
IJA AI MUHUUMUZA MITIMA
Ai mwoyo muhikirire,Muhuumuza [Link] tutaaga [Link]
niwe waaturuhwire Waatweza waatukiza Ija okore ogwawe.
1. Mberotaire kaara hahwerera:ka niwe ruhaamaani,Kulinda
kwaitu niwe [Link] niwe rukundi ensi
2. Otonganira boona,obatangaaza,Akwine tahwa
ngonzi,Ruhiramyoyo niwe [Link] enneema.
3. Ha twirukire,niwe turakenga: Isiitwe rutworoora tukenge,Kandi
mwena rutwemera Taha iwe otalyebera.
4. Gaba ebisembo byawe tubyetaaga:Tuhweze ha
twazairwe,Biratutwra entaate mbere [Link] omu ayangwine
iwe.
21
5. Rutendera itwe kantu tahumire,Mubinge,[Link]
naitwe bwona [Link] mubyeyere.
6. Tuhe ekitiinwa Patri rutworoora.N’amaani [Link]
bombi mwoyo
Rweza nwe ateeba: Asinge rutwomeeza.
TUKOOWOOLE MWOYO
Tukowoole mwoyo mutuukirivu ajje .
Yezu kristu omukama gwe yasubiza
Atuule mu mitima gyabakkiriza
Nebitone bye abituwe mwoyo mutuukirivu jangu.
a. Mubiro ebirijja nze ndibatumira
Omukubagiza mwoyo aliva mu ggulu
Alibakkamu era alibatukuza
Ennaku zonna mwoyo alibabeeramu.
b. Alibakulemberamu alibagumya
Mulibeera namaanyi agava mu ggulu
Muyigirize abantu awatali kutya.
Ennaku zonna oyo alibabeeramu.
c. Twegayirire omukama nannyini ggulu
Nga twesunga ekirabo ekiva mu ggulu
Ye mwoyo gwawa bonna abamusaba
Mwoyo mutuukirivu jangu.
d. Mubiro ebirijja nze ndibatumira
Omukubagiza mwoyo aliva mu ggulu
Alibakkamu era alibatukuza
Ennaku zonna mwoyo alibabeeramu.
22
e. Alibakulemberamu alibagumya
Mulibeera namaanyi agava mu ggulu
Muyigirize abantu awatali kutya.
Ennaku zonna oyo alibabeeramu.
f. Twegayirire omukama nannyini ggulu
Nga twesunga ekirabo ekiva mu ggulu
Ye mwoyo gwawa bonna abamusaba
Mwoyo mutuukirivu jangu.
23
MUJJE TWEBAZE OMUKAMA
Mujje twebaze omukama akola eby’amagero, Mujje twebaze
Omukama mwenna yoyo ow’ekisa asinga.
1. Erinnya ly’omukama mu liyimbe………………..asaasira
Omukama asaasira.
Mwe abantu bensi eno mumutenda………………asaasira
Omukama asaasira owaffe.
2. Katonda bye yakola bya kitiibwa…………………asaasira
Omukama asaasira
Eggwanga lye Mukama ya liyamba……………….asaasira
Omukama asaasira owaffe
3. Alamula Mukama w’abuyinza…………………….asaasira
Omukama asaasira
Akakanya abalabe nga abatowaza…………………asaasira
Omukama asaasira owaffe.
4. Mwe abamawanga mugulumize ono……………….asaasira
Omukama asaasira
Ettendo lya Mukama muliyimbe…………………...asaasira
Omukama asaasira owaffe
5. Ankuumira obulamu nga abutaasa………………….asaasira
Omukama asaasira
Anambika ebigere nga binyweza…………………..asaasira
Omukama asaasira owaffe
6. Watugeza ayi ggwe omulungi………………………asaasira
Omukama asaasira
Ne tukirako feeza mu kabiga………………………..asaasira
Omukama asaasira owaffe
7. Mbanyumiza Mukama mwe abalungi……………….asaasira
Omukama asaasira
24
Omwoyo gw’omunaku yanguyamba………………...asaasira
Omukama asaasira owaffe
8. Ngulumiza Mukama ono Omulungi…………………asaasira
Omukama asaasira
Atangobye Mukama bwe mmusenze…………………asaasira
Omukama asaasira owaffe
OH YEZU MPULIRA NKWETAGA
1. Yezu wange beera ensulo eya mazzi amalungi kwensena ne
nywa nga ndakasidde.
Nebwemba mu ddungu beera nange tondekerera, Yezu mpa
ammaanyi kuba nyinza okubyonona
O Yezu mpulira nkwetaga, nkwegomba jangu gyendi tube
ffembi, nkwegomba
O Yezu mpulira nkwetaga, nkwegomba jangu gyendi tube
ffembi.
2. Ggwe kkubo gwe bulamu, ggwe kitangala ekimulisa wali
enzikiza mmunda ba ggwe amazima gange.
Wanzijja mu magombe mu nsi eyo buddu WA nzawula nali
nzaaye WA mponya nze kituufu onjagala.
3. Kantunde obulamu bwange gyoli Yezu ompe omukwano, kuba
Yezu wanjagala dda.
Kantunde obulamu bwange gyoli Yezu ompe omukwano, kuba
Yezu wanjagala dda.
4. Wobeera Omukama nga walungi nga tewaaviika bwobeera
nange mu mukwano omwekusifu.
Mbeera ekiwuumulo ayi Yezu ngo bw’ensi bukomye ntwaala
gyoli mbeere nawe eyo mu kwesima.
25
ST JAMES KATENTE PARISH
KATENTE-MUBENDE
OKUKYALA KW’OMUSUMBA RT REV.
BISHOP JOSEPH ANTHONY ZZIWA
KATENTE ZONE
19th. MAY.2024
LITURGY PROGRAMME
26